Matthew 23:5

5 a “Buli kye bakola bakikola abantu babalabe. Bambala ku mikono gyabwe obusawo
bwali bubokisi obutono bwe baateekangamu ennyiriri ez’ebyawandiikibwa ne bwambala mu kyenyi oba ku mukono
omuli ennyiriri eziva mu Byawandiikibwa, ne bawanvuya amatanvuuwa ku byambalo byabwe, agajjukiza abagambala okudda eri Mukama, nga babikola okulaga ababalaba.
Copyright information for LugEEEE